Josh ne Naffer bakiggadde

Josh Azlan, eyaliko mu kibiina kya Gagamel ekya Bebe Cool era yakolako nga maneja we. Ku wiikendi, yakubye ebirayiro okukuumagana ne mwana muwala amanyiddwa nga Naffer. 

Josh ne Naffer bakiggadde
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Mukwano #Maka #Bufumbo

Josh Azlan, eyaliko mu kibiina kya Gagamel ekya Bebe Cool era yakolako nga maneja we. Ku wiikendi, yakubye ebirayiro okukuumagana ne mwana muwala amanyiddwa nga Naffer. 

Naffer y’omu ku bawala ettaala za Kampala era yaliko mu mukwano ne DJ Slick Stuart ne bazaala n’omwana omulenzi. 

Baayawukana ne Stuart era Naffer azze alaga ng’obulamu bwe bumutambulira obulungi kasita yafuna Josh bwe baakubye ebirayiro. Bannaffe, muyogeeyoge