Ebibaddewo nga Baminisita ba Kabaka abaggya batuuka e Bulange - Mmengo okwetaba mu kabineeti esoose

Ebibaddewo nga Baminisita ba Kabaka abaggya nbatuuka e Bulange - Mmengo okwetaba mu kabineeti esoose

Abamu ku Baminisita ba Kabaka Israel Kazibwe ku kkono ne Robert Sserwanga nga batuuka e Bulange - Mmengo okwetaba mu kabineeti esoose. Ebifaananyi byonna bya DICKSON KULUMBA
By Dickson Kulumba
Journalists @New Vision

Ebibaddewo nga Baminisita ba Kabaka abaggya nbatuuka e Bulange - Mmengo okwetaba mu kabineeti esoose

Israel Kazibwe Minisita w’Amawulire; Okukun- ga Abantu; era Omwogezi w’Obwakabaka ng'atuuka

Joseph Kawuki Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu; Okulambula kwa Kabaka; n’Ensonga z’Abantu ba Buganda Ebweru ng'atuuka e Bulange

Twaha Kigongo Kaawaase Omumyuka Asooka owa Katikkiro, era Minisita Avu naanyizibwa ku Nzirukanya y’Emirimu ne Tekinologiya ng'abuuza mu Robert Sserwanga Minisita w’Abavubuka; Emizannyo n’Ebitone

Mariam Nkalubo Mayanja, Minisita wa Bulungibwansi; Obutonde bw’Ensi; Amazzi n’Ekikula ky’Abantu

Joseph Kawuki; Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu; Okulambula kwa Kabaka; n’Ensonga z’Abantu ba Buganda Ebwer

Cotilda Nakate Kikomeko; Minisita w’Enkulaakulana y’Abantu (Byanjigiriza; Byabulamu) n’Ensonga za Woofiisi ya Nnaabagereka

Okuva ku ddyo; David F.K. Mpanga, Minisita w’Ettaka n’Ebizimbe ne Noah Kiyimba Minisita wa Kabineeti, Olukiiko, Abagenyi n’Ensonga ez’Enjawulo mu Woofiisi ya Katikkiro