OMWANA omulenzi atannategeerekeka bimukwatako ,afiiridde mu nnyanja e Mayuge .

By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

OMWANA omulenzi atannategeerekeka bimukwatako ,afiiridde mu nnyanja e Mayuge .

Bino, bibadde ku kyalo Bukasere B , mu muluka gw'e Luyemba mu Ggombolola y'e  Bukatube e Mayuge.

Tekkinnamanyika ngeri gye yagudde mu mazzi era ng'omulambo gwe , gulabiddwa Richard Nyanzala abadde agenze okuvuba,  kwe kutemya ku poliisi yomu kitundu.

Omwogezi wa poliisi mu Busoga East Micheal Kafayo, agambye nti omulambo gunnyuluddwa mu mazzi ne gutwalibwa mu ddwaaliro ly'e Jinja ng'okunoonyereza kukolebwa.