Ababaka bamativu n’ensimbi ezassiddwa mu pulojekiti za gavumenti okuli PDM n’emyoga.
Akatabalika Kamu n'obuwumbi obusoba mu 700 gavumenti zetaddewo munteekateeka ezenjawulo okusobola okubbukula banayuganda mu ddubi lyobwaavu nokutumbula enyingiza mu maka mu mwaka gwebyensimbi ogujja ogwa 2024/2025.Ababaka mu Palamenti bamativu nti singa embalirira ya 2024/2025 egenda okusomebwa eri eggwanga ekwatibwa bulungi, bannansi bajja kufunamu byansusso.
Ababaka bamativu n’ensimbi ezassiddwa mu pulojekiti za gavumenti okuli PDM n’emyoga.