Omuyimbi Mudra yeegasse ku management ya Masrob Events

Alpha Ssebunya omuyimbi amanyikiddwa nga Mudra olunaku lwa leero yeegasse ku Management ya Masrob Events.

Omuyimbi Mudra ng'ali n'abakungu ba Masrob Events
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

Bya Rachael Namusoke

Alpha Ssebunya omuyimbi amanyikiddwa nga Mudra olunaku lwa leero yeegasse ku Management ya Masrob Events. 

Omuyimbi Mudra ng'assa omukono ku ndagaaano

Omuyimbi Mudra ng'assa omukono ku ndagaaano

Mudra agamba nti Management  ye tevuddewo wabula zaakukolaganira wamu okulaba nga music we agenda mu maaso. 
ono ategeezezza nti enkolagana eno yakuyamba mu lugendo lwe olwa music  wamu ne music wa Uganda yonna .

Ye akwanaganya emirimu mu Masrob Events Mbidde Charles agambye nti kino kikoleddwa kwongera ku mutindo gwa music industry mu Uganda.

Omuyimbi Mudra ng'amaze okussa omukono ku ndagaano

Omuyimbi Mudra ng'amaze okussa omukono ku ndagaano

Ayongeddeko nti Mudra si yemuyimbi yekka gwebatunulidde wabula yasoose mu mbeera eno okuba nga agenda kwatibwako music wa Uganda okwongera okugenda maaso