Pulezidenti Museveni atongozza okukola oluguudo lwe Bukasa-Sentema-Kakiri

Pulezidenti Museveni atongozza okukola oluguudo lwe Bukasa-Sentema-Kakiri

Museveni ng'atongoza okuzimba olugendo
By Peter Ssaava
Journalists @New Vision

Pulezidenti Museveni atongozza omulimu gw'okukola ekkubo lya Bukasa-Sentema-Kakiri oluwezaako 12.1km. 

Pulezidenti Museveni ne mukyala we e Kakiri

Pulezidenti Museveni ne mukyala we e Kakiri


Museveni ng'ali wamu ne mukyala we Janet Museveni ayaniriziddwa Rdc wa Wakiso Justine Mbabazi, Minisita wa Kampala Hajjat Minsa Kabanda, eyaliko omumyuka we Prof. Gilbert Bukenya ssaako banna NRM abalala bangi.

Museveni ne bannakibiina kya NRM

Museveni ne bannakibiina kya NRM


Oluguudo luno lugenda kuwemmenta obuwumbi 56 era nga lwa kukolebwa okumala emyaka 4.