Poliisi ye Ntinda etandise okunonyeeza ku musirikale eyakubye omuntu essasi

POLIISI ye Ntinda ne Kira road batandise okunonyereza ku ngeri Mutinida Anthony owa Mutinida Motors and driving school gyeyakubidwa essasi elya muttidewo.   

Poliisi ye Ntinda etandise okunonyeeza ku musirikale eyakubye omuntu essasi
By Godfrey Kigobero
Journalists @New Vision

POLIISI ye Ntinda ne Kira road batandise okunonyereza ku ngeri Mutinida Anthony owa Mutinida Motors and driving school gyeyakubidwa essasi elya muttidewo.

Kigambibwa nti eyamusse Byaruhanga Iraly owa Don world security Company nga abadde akuuma mu kifo ekyo era yasuddewo emmundu n'akuulita ne nsawo erimu ssente, mmotoka n'amasimu g'omugenzi.

Asabye ebitongole by'obukuumi bwa nannyini okwongera amaanyi okulondola ebikwata ku bakozi babwe.
Luke agamba nti ebitongole by'okwerinda byakwataganye okulaba nga bongera okunweza eby'okwerinda mu Kampala n'emirwano kisobozese olukung'aana lwa NRM e kololo okutambula obulungi..