Poliisi etandise okunonyereza ekyaviiriddeko Sauna okwabika e Buziga

AMYUKA omwogezi wa mu kampala ne mirirwano Luke owoyesigire asinzide mu lukung'aana lw'abanamawulire ku kitebe Kya poliisi e Naguru 'nategezezza nti Poliisi ne bitongole ebirala bakyanoononyereza ku nsonga eyaviiriddeko Sauna ku Buziga country resort okwabika n'ekosa abantu 3.

Poliisi ng'ennyonnyola
By Godfrey Kigobero
Journalists @New Vision

AMYUKA omwogezi wa mu kampala ne mirirwano Luke owoyesigire asinzide mu lukung'aana lw'abanamawulire ku kitebe Kya poliisi e Naguru 'nategeeza nti Poliisi ne bitongole ebirala bakyanoononyereza ku nsonga eyaviiriddeko Sauna ku Buziga country resort okwabika n'ekosa abantu 3.

Abaakosedwa kuliko vice chair person katuso Hajjat Mastula, Zahara Nakaweesi Maama Ramu Aisha baasoose ku batwala mu dwaliro e kirundu ne Mulago ne Nsambya.  Akakasizza nti tebalina muntu yena gwebakutte.

Mungeri yeemu Poliisi enonyereza ku okwemulugunya okutambi alumirizza abasirikale ba Poliisi ye Kajjansi okwekoboona n'omuwala olumiriza Ngobi ne munne okumusobyako ne bagamba ebintu byabwe omuli emmotoka amasuuka ne birala.

Luke agamba nti Poliisi yafuna omusango gw'okusobya ku Mukyala omukozi wa Salon alumiriza abasvubuka 2 okumutusaako ogw'obuliisa maany era ne genda mu canan estates okulaba ogubadde. Luke agamba nti Poliisi yatwala amasuuka emottokan'emmotoka  bibayambeko okukungaanya obujulizi. Asabye abalina obujulizi okugenda ku Poliisi balabe engeri abasirikale gyebeyisizamu.