Amawulire

Omubaka wa Pulezidenti e Masaka asabye Palamenti ekyuse amateeka ku batemu

OMUBAKA wa Gavumenti e Masaka Fred Bamwiine asabye Palamenti ekyuse mu mateeka agakangavvula abatemu kuba batemu nga bano abasse abantu n'ebijambiya beetaaga bwebakwaatibwa nabo battibwe.

Omubaka wa Pulezidenti e Masaka asabye Palamenti ekyuse amateeka ku batemu
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Bya JOHNBOSCO MULYOWA

OMUBAKA wa Gavumenti e Masaka Fred Bamwiine asabye Palamenti ekyuse mu mateeka agakangavvula abatemu kuba batemu nga bano abasse abantu n'ebijambiya beetaaga bwebakwaatibwa nabo battibwe.

Mwi 2

Mwi 2

Abadde ku kuziika ku bamu ku battiddwa n'agamba nti kyennyamiza nti bano bayinza okukwatibwa ne bateekebwa mu kkomera ng'eno bawoomerwa kawunga na bijjanjalo ebya Gavumenti kyokka ngabbo batta abantu nebabalesa amabujje nagamba nti bano tebasaana kulekebwa kunsi okujjako nabo okuttibwa.

Mwi 2

Mwi 2

Tags: