Amawulire

Okello mulwadde wa Nnalubiri (Sickle Cells)

Okello mulwadde wa Nnalubiri (Sickle Cells)

okello ng'ali mu kkooti e Ggaba
By: Margret Zalwango, Journalist @New Vision

Ebbaluwa okuva mu ddwaliro e Luzira ekakasizza nti Okello mulwadde wa nnalubiri wabula yali amaze emyezi ebiri nga tamira ddagala kyokka baamuzza ku ddagala era Kati ali mumbeera nnungi n'omutwe gukola bulungi okusinziira ku Dr Charles Kajoba

Tags: