Amawulire

Muntu alabudde abanene abakozesa obuyinza okutulugunya abantu n'okulinnyirira eddembe lyabwe

Muntu asinzidde ku ttawuni y'e Kaberebere bw'abadde agenze okusaggula akululu mu disitulikiti y'e Isingiro

Muntu alabudde abanene abakozesa obuyinza okutulugunya abantu n'okulinnyirira eddembe lyabwe
By: James Magala, Journalists @New Vision

GEN.Mugisha Muntu alabudde abanene mu gavumenti abakozesa obuyinza bwabwe okutulugunya abantu n'okulinnyirira Edembe ly'obuntu.

Abawagizi ba Muntu nga bakung'aanye mu bungi okumuwagira

Abawagizi ba Muntu nga bakung'aanye mu bungi okumuwagira

Muntu asinzidde ku ttawuni y'e Kaberebere bw'abadde agenze okusaggula akululu mu disitulikiti y'e Isingiro n'ategeeza  nti buli muntu alina okubeera n'eddembe lye awatali kutulugunyizibwa.

Tags:
Amawulire
Muntu
Mugisha
Ddembe
Banene
Kulinnya
Kukozesa
Buyinza
Kutulugunya