Katikkiro Mayiga asabye bannamawulire okulemera ku mulimu gwabwe ate bawandiike amawulire mu butuufu bwago
Katikkiro bino abyogeredde ku bijaguzo bya Pulezidenti w’olugambo Josephat Sseguya eby’emyaka 25 mu nsiike y’amawulire ebyabadde ku Papaz Spot e Makindye.
Katikkiro Mayiga asabye bannamawulire okulemera ku mulimu gwabwe ate bawandiike amawulire mu butuufu bwago