Kamisona wa palamenti Mathias Mpuuga Nsamba agambye nti waakuluma n’ogwengulu okwanganga abo abamutyoboola. Bino Mpuuga abyogeredde mu kusaba kwatagese e Masaka okwebaza Katonda olwebyo byamuyisizaamu. Okusaba kukulembeddwamu Musenyooli John Baptist Ssebayiga akiikiridde ssaabasumba Paul Ssemogerere