Kaliisoliiso alambudde ebbibiro lya Isimba, Abachaina baakola gadibengalye lyeraliikiriza

Kaliisoliiso wa gavumenti Betty Olive Namisango Kamya ng’ali wamu n’aba minisitule y’amasannyalaze balambudde ebbibiro ly’e Isimba ne bakakasa ng’omulimu ogwakolebwa bannansi ba China bwebaakola kaliggweramu eyo era nga terijja kuwangaala nga liyinza n’okugwamu.

Kaliisoliiso alambudde ebbibiro lya Isimba, Abachaina baakola gadibengalye lyeraliikiriza
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision