Abaaganyulwa mu nkola ya PDM e Gombe mu munisipaali ye Nansana balindiridde Pulezidenti Museveni agenda okukyalako mu maka ga Isaac Luzze omulunzi w'enkoko n'embizzi nga obuyambi yafuna kakadde ka PDM.
Ezimu ku nkoko za Luzzi
Emu ku mbizzi za PDM Luzzi zaalunda