Minisita w’abaana n’abavubuka Balaamu Barugahara alabudde abantu abeenfunyiridde okutiisatiisa Hajjari Zuula Nakisuyi eyasibisa bba Ali Mwizera ku bigambibwa nti yasobya ku mwana omuggya na nnyina. Agambye nti waakuwandiikira omuduumizi wa poliisi mu ggwanga amuwe obukuumi