Enkuba ebaddemu kibuyaga etikkudde akasolya ku waadi y'abakyala e Kyabazaala.
Essaawa eno woodi yasigadde kyangaala nga n’abasawo eddagala balibikkako na biveera era balaajanidde be kikwatako okusitukiramu okubayamba ng’ekiwundu tekinnasamba ddagala.
Enkuba ebaddemu kibuyaga etikkudde akasolya ku waadi y'abakyala e Kyabazaala.