Amawulire

Hadijah Namyalo agabudde family ye n mikwano gye ekijjulo kya Eid

AKULIRA offiisi ya ssentebe wa NRM mu ggwanga Hajjat Hadijah Namyalo agabudde abakozi be, baganda be, n'abatuuze b'okukyalo Ndejje Zanta gy'azaalibwa ssaako ne mikwano gye.

Namyalo ng'agabula Family ye ku Eid
By: Joseph Mutebi, Journalists @New Vision

AKULIRA offiisi ya ssentebe wa NRM mu ggwanga Hajjat Hadijah Namyalo agabudde abakozi be, baganda be, n'abatuuze b'okukyalo Ndejje Zanta gy'azaalibwa ssaako ne mikwano gye.

     Namyalo bwamaze okusaala ayolekedde ku kyalo Ndejje Zanta mu Makindye Ssabagabo mu maka ga nnyina Sawafia Nannono Kobulungi n'agabula abantu ababaddewo buli muntu n'asigala ng'amatidde 
  Wadde yasoose kusaala mu muzikiti wabula ne bweyalomyewo ewaka wa nnyina basoose okutuulako mu ddiiro ne batendereza Allah okumufuula omuntu owa maanyi ku ddaala lya liiko mu kiseera kino nga akulira offiisi ya ssentebe wa NRM mu ggwanga.
Tags: