Amawulire

Gen. Mugisha Muntu alagidde baggye amagye ku Ku mwalo gwe Kayei

Ku mwalo gwe Kayei, ekiri mu Muluka gwe Tetugo mu ttawuni  kkanso ye Akokoro, mu disitulikiti ye Apac, akwattidde ekibiina kya ANT, Munnqmagye eyagawummula, Maj.Gen. Mugisha Muntu Oyera, awadde abavubi essanyu oluvannyuma lw'okulangirira okujja amagye ku nnyanja. 

Gen. Mugisha Muntu ng'ayogera n'omusirikale
By: Stuart Yiga, Journalists @New Vision

Ku mwalo gwe Kayei, ekiri mu Muluka gwe Tetugo mu ttawuni  kkanso ye Akokoro, mu disitulikiti ye Apac, akwattidde ekibiina kya ANT, Munnqmagye eyagawummula, Maj.Gen. Mugisha Muntu Oyera, awadde abavubi essanyu oluvannyuma lw'okulangirira okujja amagye ku nnyanja. 

Abavubi nga bali ku nnyanja

Abavubi nga bali ku nnyanja

Muntu ategeezezza nti amagye galina kukuuma  nsalo za ggwanga okwerinda abayinza okutabangula eby'okwerinda so, si kwenyigira mu bya buvubi.

Abawagizi ba Muntu nga bakutte ebipande bye

Abawagizi ba Muntu nga bakutte ebipande bye

Okwogera bino, kiddiridde omu ku mukazi okuwanika omukono n'amulaajanira nti amagye gaakwata bba Kati wiiki eweze bamusaba emitwalo 30 bamute

Abawagi ba Muntu nga bawanise ebipande bye

Abawagi ba Muntu nga bawanise ebipande bye

Tags: