Amawulire

Enteekateeka z'okukola oluguudo lwa Kira, Kasangati, Matugga ziri mu ggiya

Ebizimbe by'amaduuka byonna mu town y'e Kasangati awaapimibwa okuyisibwa batandise okubimenya okusobosesa omulimu guno okutandika.

Enteekateeka z'okukola oluguudo lwa Kira, Kasangati, Matugga ziri mu ggiya
By: Ernest Kyazze, Journalists @New Vision

Gye buvuddeko Pulezidenti Museveni yatema evvuunike ly'okukola olugudo luno era aba UNRA ne batandikirawo okusasula abantu abali ku bifp oluguudo we lugenda okuyisibwa.

Oluvannyuma lw'okubasasula baweebwa ebbanga lya myezi (3) okunoonya gye badda nga kati gyaweddeko era ekiddiridde kubadde kumenya bizimbe bino okusobozesa emirimu okukwajja.

Menya2

Menya2

Menya1

Menya1

Tags: