OBUNKENKE bubaluseewo nga bababala akalulu k'omukyala agenda okukikkirira abakyala ku kuliiko lwa CEC oluvannyuma lw'okuvuganya okwamaanyi wakati wa Adrine Kobisingye ne Hajjat Faridah Kibowa
Abawagizi ba Aldrine Kobusingye nga bawaga
By Joseph Mutebi and Joseph Mutebi
Journalists @New Vision
OBUNKENKE bubaluseewo nga bababala akalulu k'omukyala agenda okukikkirira abakyala ku kuliiko lwa CEC oluvannyuma lw'okuvuganya okwamaanyi wakati wa Adrine Kobusingye ne Hajjat Faridah Kibowa
Adrine Kobusibye ng'awaga n'abawagizi be
Ekifo kino kibaddemu Lydia Wanyoto okumala emyaka 10 wabula abalonzi ku luno kirabika bazze baagala kukyusaamu era Wanyoto N'abalala basattu ababadde bavuganya ku kifo kino badusseewo nga batandise okubala nga balaba obuwagizi bannaabwe bw'e balina bususse