Bestman apasudde omugole nnannyini mukazi n’awunga.
Ebya DNA ku babaka bikaaye minisita bw’agobye mukazi we n’abaana olw’ebyavudde mu kukebera omusaayi.
Donald Trump agguddwako emisango emirala egiwuniikiriza omuli n’ogw’okukulira ekibinja kya Bamafia mu America.
Mulimu obukwakkulizo obukakali abasawo bwe batadde ku Mbaziira Tonny ow’Ebinyaanyanyaanya oluvannyuma lw’okumusiibula ku kitanda.
Mu Yiiya Ssente: Tosubwa ebintu 5 ebyasaliddwaawo okutumbula abalimi b’emmwaanyi.
Mu Byemizannyo: Tukulaze engeri abawagizi gye batomye ku mutindo gwa ManU bwe yabadde ettunka ne Wolves
Bino n’ebirala mu Bukedde w’Olwokusatu agula 1,000/- zokka.