Boolesezza emisomo ssonsomola mu mpaka za Abraynz ku Serena

KYAYITIRIDDE eggulo ku Serena Hotel mu Kampala ewaabadde empaka za Abryans Style and Fashion Awards abaana bwe bayoleseza emisono egy'enjawulo.

Boolesezza emisomo ssonsomola mu mpaka za Abraynz ku Serena
By Ignatius Kamya
Journalists @New Vision
Okuva ku basereebu okutuuka ku bantu baabulijjo bayambadde obwambalo obwedda bwe bagamba nti bwe buliko.
 
Bakira omu ayingira abantu ne bamukubira enduulu nga balowooza nti yasinze ate ne bagenda okulaba ayingiddewo ate  nga ye mukka olwo nno ne banyumirwa okulaba emisono.
 
Mu bakyala kyalabise nga bangi bambadde ebiteeteeyi ebiriko amayinja ekyaletedde bangi ababadewo nga betegekera sekukkuku okulowooza nti bye balina okugula kubanga bye biriko.
 
Bangi beesaze ebiteeteeyi ebiriko zi siriiti ezaalagirwa ne kireetera bangi okwebuuza oba tebaswala.
 
Ba sereebu okwabadde Spice Diana, Fik Fameica, Rickman, Bad Black, GNL Zamba n'abalala bangi baabadewo nnyo okwolesa emisono.
 
Ono Yabadde Nga Peacock

Ono Yabadde Nga Peacock

Vinka Ku Asfas

Vinka Ku Asfas

Omukyala Ono Naye Ekiteteeyi Kye Kyabadeko Amayinja

Omukyala Ono Naye Ekiteteeyi Kye Kyabadeko Amayinja

Ono Omukyala Yakikoze Bwati

Ono Omukyala Yakikoze Bwati

Bad Black Teyabuzeeyo

Bad Black Teyabuzeeyo

Bano Bakikoze Bwe Bati

Bano Bakikoze Bwe Bati

Mwana Muwala Ku Red Carpet

Mwana Muwala Ku Red Carpet

Yagasse Olubugo N'olugoye N'anyuma

Yagasse Olubugo N'olugoye N'anyuma

Yeesaze Black N'anyuma

Yeesaze Black N'anyuma

Ono yayambadde Nga Banigeria

Ono yayambadde Nga Banigeria

Mwana Muwala Yanyumidde Ku Red Carpet

Mwana Muwala Yanyumidde Ku Red Carpet

Ono Yayambadde Bya Nnono

Ono Yayambadde Bya Nnono

Yeesaze Ekiteeteeyi Ekiriko Amayinja

Yeesaze Ekiteeteeyi Ekiriko Amayinja

Mwanam uwala Ekiteeteeyi Kyanyumidde Ku Buwanvu Bwe

Mwanam uwala Ekiteeteeyi Kyanyumidde Ku Buwanvu Bwe

Spice Diana Yalabise Bwati

Spice Diana Yalabise Bwati

Ba Kataleya Ne Candle Ku Asfas

Ba Kataleya Ne Candle Ku Asfas

Olunaku Yalutegera

Olunaku Yalutegera

Mwanamuwala Yanyumidde Akasuuti

Mwanamuwala Yanyumidde Akasuuti

Bano Baalabise Bwe bati

Bano Baalabise Bwe bati

Yeesaze Ekiteeteeyi N'akkirako Ekiwojjolo

Yeesaze Ekiteeteeyi N'akkirako Ekiwojjolo

Pia Pounds Yatuuse Bwati Ku Asfas

Pia Pounds Yatuuse Bwati Ku Asfas

Judith Heard Yasoose Kulabika Bwati

Judith Heard Yasoose Kulabika Bwati

Sheila Gashumba

Sheila Gashumba

Ono Yasazeewo Kwesiga Langi Mu Feesi

Ono Yasazeewo Kwesiga Langi Mu Feesi

Ono ennyambale ye yasobedde buli muntu

Ono ennyambale ye yasobedde buli muntu