Barbie adduukiridde abakyala mu ddwaliro e Luweero

Barbie Kyagulanyi Itungo adduukiridde eddwaliro lya lye Luweero Hospital n'ebikozesebwa omuli ebitanda abakyala kwebazaalira n'ebikozesebwa mu kuzaala.

Barbie adduukiridde abakyala mu ddwaliro e Luweero
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

Bya Lawrence Kitatta

Barbie Kyagulanyi Itungo adduukiridde eddwaliro lya lye Luweero Hospital n'ebikozesebwa omuli ebitanda abakyala kwebazaalira n'ebikozesebwa mu kuzaala.

Bab 8

Bab 8

Barbie era alaze obwennyamivu olw'omuwendo gw'abaana abawala abafuna embunto nga tebannaweza myaka 18 oguli waggulu nti ate bwekituuse mu biseera eby'omuggalo nekisukka.

Bab 8

Bab 8

Wabula asabye abazadde okussa ennyo omutima ku baana baabwe naddala ab'obuwala nga babalaga akabi akali mu kwegatta nga tebanneetuuka.

Bab 8

Bab 8