Abasajja babiri abagambibwa okubba waya z'amasannyalaze e Kajjansi Poliisi ebakutte

Abasajja babiri abagambibwa okusala emiti gy'amasannyalaze ne babbako waya e Kasanje Ntebe , poliisi ebakutte. 

By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

Abasajja babiri abagambibwa okusala emiti gy'amasannyalaze ne babbako waya e Kasanje Ntebe , poliisi ebakutte. 

God Katabarwa ne Sam Lukwago  nga bombi batuuze b'e Bulete, be baguddwako ogwobutujju nga babalumiriza okusala emiti ku kyalo Kikaya Namugala ne banyagako waya. 

Omwogezi wa poliisi mu Kampala Patrick Onyango, agambye nti a batuuze basobodde okutemya ku poliisi ne bakwatibwa