Bya Lawrence Kitatta
Barbie Kyagulanyi Itungo adduukiridde eddwaliro lya lye Luweero Hospital n'ebikozesebwa omuli ebitanda abakyala kwebazaalira n'ebikozesebwa mu kuzaala.
Bab 8
Barbie era alaze obwennyamivu olw'omuwendo gw'abaana abawala abafuna embunto nga tebannaweza myaka 18 oguli waggulu nti ate bwekituuse mu biseera eby'omuggalo nekisukka.
Bab 8
Bab 8