Bannakibiina kya NRM bakubiriziddwa okwettanira enkola za Gavumenti

BANNAKIBIINA Kya NRM e Kasangati baweereddwa amagezi okwettanira enteekateeza za Gavumenti okusobola okweggya mu bwavu.

Bannakibiina nga bali mu mwoleso
By Moses Nyanzi
Journalists @New Vision
BANNAKIBIINA Kya NRM e Kasangati baweereddwa amagezi okwettanira enteekateeza za Gavumenti okusobola okweggya mu bwavu.
 
Omuyambi w'omumyuka wa RDC Atwala Kasangati James Kalishema yeyawadde bannakibiina bano amagezi bweyabadde alambula byebakola okweyimirizaawo mu mwoleso ogwategekeddwa Kasangati NRM Mobilisation Team ekikulira Eddly Muyimbwa {Bisawobwassente) nga gwabadde Luteete-Kasangati.