E Bubogo mu muluka gw'e Kasambira mu Buzaaya constituency e Kamuli, abaana abawala babasobyako nga banoonya amazzi.
Kigambibwa nti amazzi gabbula nga ne nayikondo ezimu zaakalira n'okwonooneka. Ekidomola kiri wakati 500/ ne 1000/.
Bawanjagidde ssentebe wa LC 1 Emanuel Okoth n'omubaka mu kitundu ekyo Martine Muzaale Kisuule, ayambeko naye bali bubi. Okusinziira ku Koseya Mugweri