Poliisi e Rubanda, ekyagenda mu maaso n'okuyigga abasibe 7 a agambibwa okutoloka okuva mu kaduukulu kaayo.
Kigambibwa nti omu ku basibe, yasindise omusirikale n'agwa olwo abalala ne badduka nga mu kaduukulu, mwasigaddemu omusibe omu.