Abantu 6 abagambibwa okwenyigira mu kubba amasannyalaze, b akwatiddwa mu kikwekweto ekikoleddwa e Lugazi.
Kiyindidde ku kyalo Kulubya, Nakazadde, Ggereggere ne Kinyoro e Lugazi era nga batwaliddwa ku poliisi e Lugazi ng'okubuuliriza kugenda mu maaso.
Okusinziira ku Livingstone Mpiima, abatuuze ku byalo ebyo abasinga obungi, basuze mu nzikiza