Ekikangabwa kigudde e Mmende, pikipiki bw'egaanyi okusiba n'egwa n'etta omutuuze ate abalala bana ne batwalibwa mu ddwaaliro nga bali bubi.
Afudde, ye Kaggwa abadde omutuuze w'e Ssessiriba , mutabani we bw'abadde amuweese ku pikipiki ng'aliko ne mukazi we n'abaana abalala babiri, piki n'egaana okusiba n'ebakuba mu kiwonvu e Mmende.