Abatuuze beekokkodde NEMA okubaggalira amakubo ng'ate babagoba mu ntobazzi
Abatuuze ku byalo bisatu e Nabyewanga mu Mpigi balaajanidde aboobuyinza okubayamba olw’abeeyise abakozi ba NEMA okuggala amakubo gonna agatuuka mu nnimiro zaabwe n’ebirombe by’omusenyu gye babadde bakakkalabiza.
Abatuuze beekokkodde NEMA okubaggalira amakubo ng'ate babagoba mu ntobazzi