Abasuubuzi batwalaganyizza Town Clerk bamulanze kweremeza mu woofiisi

Abasuubuzi e Kakiri batwalaganyizza Town clerk Ronald Ssentongo lwakulemera mu woofiisi oluvanyuma lw’akulira abakozi e Wakiso Steven Malinga okumukyusa olw’emivuyo. Bagimufulumizza ku kifuba wakati mu kuswala.

Abasuubuzi batwalaganyizza Town Clerk bamulanze kweremeza mu woofiisi
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision