OLUTAMBI lwa Bebe Cool olupya lumuwuubye.
Woosomera bino nga mutaka e Bungereza era omupiira gwa Uganda Cranes ng’ekubwa Algeria (3-0) ku Mmande, teyagubaddeko.
Bebe yasuubizza okutalaaga ensi okutumbula ennyimba ze empya era yasooka Kenya, Tanzania ng’eno agenda n’abantu abatali bamu.