RT.Major Gen.Mugisha Muntu abuze kata alemererwe okusaggula akalulu mu Disitulikiti y'e Otuke olw'Enguudo embi!

Oluguudo olufu
Gen.Muntu bw'abadde ayolekera Disitulikiti ye okutuke okusaggula akalulu asanze akaseera akazibu bw'atuuse ku kyalo Aburu B mu Muluka gw'e Agwenge mu Ggombolola y'e Alango n'asanga nga Ekkubo lyayonoonese.
Eno Emmotoka ziseeredde Gen Muntu n'awalieizibwa okuziwaamu wakati mu batuuze okumwerulira Ekkubo n'engalo!

Ekkubo effu
Muntu abasabye bamulonde kubwa Pulezidenti Enguudo zaabwe azibakolereko