Ssuuna Ben ne Mbaziira Tonny balaludde abadigize mu ndongo y 'ebinyaanyanyaanya

OMUKOZI wa Bukedde Famire Ssuuna Ben ne munnywanyiwe MbaziiraTonny batabudde ebinyaanyanyaanya ne balalula abadigize ne batandika okumennya amatabi g'emiti kumpi kugamala mu kibira.  

Ssuuna Ben ne Mbaziira Tonny
By Ssennabulya Baagalayina
Journalists @New Vision

OMUKOZI wa Bukedde Famire Ssuuna Ben ne munnywanyiwe MbaziiraTonny batabudde ebinyaanyanyaanya ne balalula abadigize ne batandika okumennya amatabi g'emiti kumpi kugamala mu kibira.

Abadigize nga banyumirwa endongo y'ebinyaanya

Abadigize nga banyumirwa endongo y'ebinyaanya

    Bano ebinnyaanya babitabulidde mu ndongo ebadde mu kibira ekiriraanye ennyannja y'e Biriinzi mu ggombolola y'e Bukakatta mu Masaka.

Abadigize nga banyumirwa omuziki

Abadigize nga banyumirwa omuziki

      Abadigize beeyiye mu bungi mu kibira kino mwe basuze nga babinuka olw'okwekulisa okutuuka ku mazaalibwa Yesu Kristo n'olwa Boxing y'omwaka guno ogwa 2023 nga bwe beesunga n'ogwa 2024.