Amawulire

Poliisi ewanjagidde abazadde okukuuma abaana mu luwummula

Poliisi ewanjagidde abazadde okukuuma abaana mu luwummula 

Poliisi ewanjagidde abazadde okukuuma abaana mu luwummula
By: Godfrey Kigobero, Journalists @New Vision

Poliisi eyongedde okuwanjagira abazadde okukuuma ennyo abaana, naddala mu luwummula luno, oluwanvu. 

Babasabye okufa ku nyambala yaabwe, gyebatambulira, gyebazannyira ne bebazannya nabo, bye balaba ku mitimbagano. 

Ebirala, okwekengera ennyo abantu bebatamanyi,  okwewala okubatuma ekiro mu bifo gamba ku nzizi, amaduuka n'awalala. 

Okubayigiriza emirimu awaka gibakuume nga batambutambula kisusse

Tags: