Amawulire

Poliisi enoonya abasirikale 100000 abagenda okukuuma akalululu

POLIIISI eyagala abasirikale 100,000 abagenda okukuuma akalulu. okusinziira ku mwogezi wa Poliisi mu ggwanga  ACP Rusoke Kituma .

Rusooke ng'annyonnyola
By: Sulaiman Mutebi, Journalists @New Vision

POLIIISI eyagala abasirikale 100,000 abagenda okukuuma akalulu. okusinziira ku mwogezi wa Poliisi mu ggwanga  ACP Rusoke Kituma .

Agamba nti bano bagenda kubatendekera ebbanga lya mwezi gumu nga bagenda kukolera ku ndagano ya myezi 3. Asabye abantu abaagala okuyingira Poliisi okuwayo okusaba kwabwe mu buwandiike ekafananyi Ndaga muntu ne mpapula ez'obuyigirize.

Agamba nti omuntu eyali akozeko ne Poliisi alina omukisa munene. Agamba baagala abantu abamanyi okwogera obulungi n'abantu. Alabudde abantu  obutagigirira kuwandiiko kyona.

Tags: