OMUBAKA wa Napel mu Uganda Dr Sudhir Ruparelia bajaguzza olunaku lwa ssemateeka w'eggwanga lino mungeri ey'enjawulo mu Uganda
Sudhir ng'asala cake
Bino by'ebikujjuko eby'omulundi 10 bukyanga bakola ssemateeka w'eggwanga lya Napel mu mwaka gwa 2015 eyatondawo enfuga ya Federal.
Dr Sudhir ng'agabula abantu cake
Omukolo omukulu gw'abadde ku kitebe kya Napel mu Uganda ku kizimbe kya Crane Chambers mu kampala