Okumpi n'essomero lya Bikondo P/S e Mpigi, nti abbabi ekiro bateegerawo abeebidduka ne babanyaga.
Kigambibwa nti okusinga, bateegerawo ba boda boda, ne babazibba n'okubba abazitambulirako. Abatuuze basaba atwala poliisi y'e Nakirebe, okuyambako mu bwangu