Charles Bbaale Mayiga mutabani wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne mukyala we Sonia Elizabeth Nnabagereka
Sonia ne Bbaala ng'abasanyusa abagenyi baabwe
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'ali ne mutabani we Bbaale Charles Mayiga ku mbaga ye
Akulira olupapula lwa Bukedde Micheal Mukasa Ssebbowa ne muganda we nga bali ku mbaga ya Mutabani wa Mayiga
Maama Nnabagereka ng'ali n'ebikonge bya Gavumenti
Omulangira Wasajja ng'akwasa abagole ebirabo
Omulangira Wasajja, omuzaana Nankya, Bbaale Mayiga ne mukyala we Sonia Nnabagereka