Amawulire

BUKEDDE W'OLWOKUSATU AZZE NE BINO BY'OTOSAANA KUSUBWA

Omubaka Ssegirinya azimbye olubuto ne bamuzza mu ddwaaliro lubaluba. Nnyina bimusobedde era asula akaaba.

BUKEDDE W'OLWOKUSATU AZZE NE BINO BY'OTOSAANA KUSUBWA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

BUKEDDE W'OLWOKUSATU AZZE NE BINO BY'OTOSAANA KUSUBWA

Omubaka Ssegirinya azimbye olubuto ne bamuzza mu ddwaaliro lubaluba. Nnyina bimusobedde era asula akaaba.

Tukulaze engeri omubaka Mpuuga ne banne bwe bakubye ebituli mu lipoota eyafulumiziddwa ku ba NUP abaabula. 

Mulimu abawala 2  ggaasi b'ayokezza ne bafa nga baakafuna viza okugenda okukuba ekyeyo.

Mu Yiiya ssente: Tosubwa engeri gy'osobola okukola ssente mu mikutu emigattabantu. Tukugattiddeko Olugambo omuli omugole eyatwala ennyumba ya Mayinja bw'alemeddeko.

Mu Byemizannyo: Tukulaze ensiike ya ManU ne Chelsea ky'esalawo ku mutendesi Ten Hag so nga aba Man City balumbye Aston Villa nga balimu enkenyera.

Gano n'amalala mu Bukedde w'Olwokusatu agula 1,000/- zokka.

Tags: