Abawagizi ba Pulezidenti Museveni babukereza nkokola okugenda e Muyenga ku offiisi za mwoyo gwa ggwanga ze bagenda okuggulawo ezimu kwezo ezigenda okumunoonyeza akalulu.
Omugagga Kirumira ne banne nabo tebalutumidde mwana
Offiisi zino zikulirwa Hellen Sseku nga ye kamisona wa mwoyo gwa ggwanga mu kibiina kya NRM
Bannakibiina kya NRM nga bali e Muyenga okuggulawo offices za Mwoyo gwa ggwanga
Aba NRM e Muyenga
Kirumira akulembeddemu grp y'abagagga kwagalana
Okuggulawo offices za mwoyo gwa ggwanga
Bannakibiina kya NRM e Muyenga
Hellen Sseku ng'ayogera mu kuggulawo offices za Mwoyo gwa ggwanga e Muyenga