Abawagizi ba Pulezidenti Museveni babukereza nkokola okugenda e Muyenga ku offiisi za mwoyo gwa ggwanga ze bagenda okuggulawo ezimu kwezo ezigenda okumunoonyeza akalulu.
Omugagga Kirumira ne banne nabo tebalutumidde mwana
Offiisi zino zikulirwa Hellen Sseku nga ye kamisona wa mwoyo gwa ggwanga mu kibiina kya NRM
Bannakibiina kya NRM nga bali e Muyenga ku kitebe kya PLU
NRM
Kirumira akulembeddemu grp y'abagagga kwagalana
Plu 10
Plu
Okuggulawo offices za PLU