Leero Vision Group etwala ne Bukedde nga bali wamu ne Banka enkulu batongozza empaka ezimanyiddwa nga University Quiz Season III.
Gavana wa Banka enkulu Michael Atingi-Ego ng'abuuza ku CEO wa Vision Group Don Wanyama
Empaka zino zibeerawo buli mwaka era nga zetabwamu universities zokka ezaakakasibwa Gavumenti era nga omwaka guno Universities ezisoba mu 20 zeezisuubirwa okuzeetabamu. Empaka zino zitandika nga 4 oct okutuusa nga 27 Nov eranga zaakubeera ku mikutu gya Vision Group gyonna
Abakozi ba Vision Group wamu n'abakungu ba Bank mu kifaananyi eky'awamu