Nathan James Nathan Mafabi asuubizza nti bwanaalondebwa ku bwa Pulezidenti buli muyizi atikkirwa diguli agenda kumuweerako akakadde kamu.
Mafabi ategeezezza nti singa bamwesiga ne bamulonda ku bwa pulezidenti agenda kukendeeza ku number y'ababaka nga buli district evaamu ababaka babiri omwami n'omukyala