ABAWAGIZI ba NRM nga bakulembeddwaamu Berth Kayesu akutte bendera ku kifo ky'omubaka omukyala owa district ye wakiso, bakunganidde mu bitundu ebyenjawulo omuli Kawempe, Kagoma, ne Maganjo, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Luweero okulaga pulezidenti Museveni omukwano ng'agenda e Bukalasa mu Luweero gy'atandikidde kampeyini ze ez'okwenywereza mu ntebe y'obukulembeze bw'eggwanga.
Aba NRM nga balinze Museveni
Beth Kayesu agambye nti balina okuwagira Pulezidenti Museveni basobole okukuuma ebyo ebituukiddwaako mu bukulembeze bwa Pulezidenti Museveni.
Abawagizi ba NRM nga bajanjawaza
Abawagizi ba NRM nga balinze Pulezidenti Museveni