Nze Mark, 26, noonya omuwala okuva ku myaka 18 okutuuka ku 23 nga tazaalangako nga wa mpisa. Nze mbeera Busiika aneetaaze akube 0740294681.
Nze Moses, 25, e Jinja noonya omukazi tukole obufumbo ng’alina ku ssente nga tasussa mwana omu, okuva ku myaka 18 okutuuka ku 26, asiimye kuba 0703744436.
Nze Swaibu nga mbeera Najeera, Kira nnina emyaka 25, noonya omuwala ow’okuwasa emyaka 18 okutuuka ku 23 ng’akola, njagala ng’abeera mu bitundu by’e Kisaasi, Kyanja, Najeera, Kira oba Kiwaatule nga tazaalangako. Kuba 0757423712.
Joseph, 37, nga ndi Mukono noonya omukylaa nga musomesa okuva ku myaka 20 okutuuka ku 27 nga muntumulamu, alina empisa n’eddiini, Omusoga tokuba. Ndi ku
ssimu 0708161591.
Nze Ainebyona nga mbeera Nakawuka, ndi wa myaka 38, noonya omukyala nga wa myaka 22 okutuuka ku 29. Tusooka ku musaayi. Kuba ku 0771473492 oba 0708175505 naye omuyaaye tokuba.
Nze Jonas ndi wa myaka 25, njagala muwala ng’ali siriyaasi nga wa myaka 19 okutuuka ku 23. Kuba 0777209421.
Nze Mark, 26, noonya omukyala ow’okuwasa nga tazaalangako ng’alina empisa nga muntu mulamu. Tulina okwekebeza omusaayi. Alina okuba nga wa myaka 19 okutuuka ku 23 aneetaaze akube 0740294681.
Nze Dan noonya omukazi ow’okuwasa kuva emyaka 25. Nze nina 30 nga mbeera Nansana, nkola gwa buzimbi. Okwekebeza omusaayi tteeka. Ndi Mulokole kuba 0754630087.
Nze Godfrey nga mbeera Buikwe, noonya omukyala ayagala obufumbo ng’alina emyaka 30 okutuuka 45 kuba nze nina 40. Asiimye kuba 0752924223.
Nze Musa, emyaka 28 noonya omukyala emyaka 30 okutuuka ku 60 naye ng’ali ku ddagala kuba ku 0771083203 oba 0707321225.
Nze S M, 21, nga mbeera Kawempe, noonya omukyala ow’okuwasa nga mwetegefu okufumbirwa, emyaka 18 okutuuka ku 24, nga wa mpisa, alina eddiini. Asaba ez’entambula totawaana, asiimye kuba 0788023751 oba 0740218341 twogere.
Nze Jose nga mbeera Kawempe, nina emyaka 25, noonya omukyala nga tasussa myaka 25, aneetaaze kuba 0751092753.
Nze Julius K, 47, nga mbeera Lugazi, ndi Muganda, Omukatoliki era neddira Ngabi, noonya omukyala akuze mu birowoozo, omukozi, nga yasoma ng’alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa ng’atya Katonda, omukkakkamu era nga mwetegefu okugenda ku musaayi nga wa myaka 23 okutuuka ku 37, sifaayo ku ddiini, essimu 0787673664.
Nze Henry nga mbeera Najera, nina emyaka 35 noonya omukyala nga wa myaka 20 okutuuka ku 30, akola omulimu ogw’obuvunaanyizibwa era nga mulungi, sifa ku ddiini na ggwanga. Okwekebeza omusaayi tteeka, kuba ku 0701728797.
Federiko,49, neddira Ndiga, nkola omulimu gwa buvunaanyizibwa era ndabika bulungi, nasoma. Noonya omukyala eyasomako, omukkakkamu, owempisa n’eddiini ate nga mukozi, ng’alabika bulungi, emyaka 26 okutuuka 39. Kuba 0759979934.
Emmy, 28, nga mbeera Busia noonya sugar mummy emyaka 30 okutuuka ku 45 kuba 0787451738 oba 0704058458.
Wasomako, ng’olabika bulungi, oyagala obufumbo era oli wakati w’emyaka 25 ne 35? Bwoba oyagala omuntu anaakuweesa ekitiibwa kuba 0758860130.
Nze Salim, 50, e Iganga noonya omukyala tukole obufumbo ng’ali wakati w’emyaka 30 ne 40. Ali siriyaasi akube ku 0706184028 oba 0776974826.
Nze Sudhairi 32, nga mbeera Lukaya noonya omukyala ng’alina ku ssente, emyaka 18 okutuuka ku 50, ali ku ddagala lya ARVs, asiimye kuba 0750909839 oba 0761556071 twogere.
Nze Emma nga mbeera Namutumba, nina emyaka 27, noonya omukyala tukole omukwano ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0704619841.
Nze Abdul, noonya sugar mummy ng’alina ku ssente, okuva ku myaka 25 okutuuka ku 40 omwetegefu nkubira ku 0781462987 oba ku whatsApp 0704414472.
Nina emyaka 27 nga mbeera mu Busoga noonya omukyala ali wakati w’emyaka 20 ne 45 ng’alina ku ssente n’omulimu, kuba ku 0702670072.
MU KIFAANANYI EKIRI WANSI
Abubaker Semambo, 27, nga mbeera Masaka,ndi musomesa omutendeke era nina
omwana omu,neddira Njovu.Noonya mukyala emyaka 28 okutuuka ku 35, alina empisa, omwesimbu nga yasomako. Kuba ku 0750755036