Ronney e Mbale, nnoonya omukyala alabika obulungi ate nga mukozi era ng’omukwano gwaffe gujja kuvaamu okufumbiriganwa. Kuba 0743919512 oba 0764867985.
Nnoonya omukazi, sifaayo ne bw’aba mufumbo, njagala alina ennyonta y’omukwano ate nga yeesuza mmulage laavu. Njagala alina ssente annyambeko mu bizinensi yange. Emyaka 35 okutuuka ku 50. Ndi ku 0762209509.
Twesige nga mbeera Kyenjojo, nnina emyaka 29, nnoonya omukazi owookuwasa nga tasussa myaka 28, ali siriyaasi nga wasomako kuba 0761045056.
Kenny, nnoonya omukyala ng’ olinamu ku ssente, sifaayo ku ddiini wadde eggwanga. Nze ndi Lukaya ate ndi muvubuka mukozi. Sifaayo ku myaka kuba 0701333782.
Nnoonya omukyala alina omukwano ate ng’ali siriyaasi kuba 0755691391. Moses Kisambira nga mbeera Iganga nnoonya ssugammami ng’ali ku ARVs okuva ku myaka 30 okutuuka ku 50.
Kuba 0706047787. Nze Mayinja nga mbeera Rwampara nnoonya omukyala ow’emyaka 25 n’okudda waggulu nze nnina emyaka 33, kuba ku 0705351414.
Nze SK nnina emyaka 38, nnoonya omukazi ng’alabika bulungi eyeewa ekitiibwa ate ng’alina eddiini, emyaka 22 okutuuka ku 35 ali siriyaasi kuba ku 0789531565.
Nnoonya ssugammami alina ku ssente ate ng’asobola n’okunfunira bizinensi kuba ndi musajja mukozi, kuba 0705051002.
Ndi muyimbi muto nnina emyaka 30 njagala omukazi akola, ategeera Katonda ng’alina ffiga. Eyeddira Emmamba n’Engo n’omuyaaye temutawaana. Okwekebeza omusaayi tteeka, kuba 0751966011.
Nze Charles nga mbeera Masaka nnina emyaka 26 nnoonya omuwala owookuwasa okuva ku myaka 18 okutuuka ku 24 nga wasomako ng’olina omulimu ng’oli mukkakkamu nga nze. Omwetegefu okufumbirwa kuba 0708870223.
Nze K C nga mbeera Kyesiiga, nnoonya omukyala owookuwasa nga muntumulamu eyakoowa eby’ekiyaaye nga mukkakkamu ku