Abasajja mujje tubawonye empewo y'ennaku zino

Baabano abanoonya abasajja abamalirivu.

Ananjagala n’omwana wange nkubiraako. Nze Faridah Nagujja 23. Nnina omwana
By New Vision Journalist
Journalists @New Vision
#abawala #abanoonya

Mu kifaananyi wansi; Nze Faridah Nagujja 23 mbeera Kyambogo, nakuguka mu byakufumba n’okutunga.Nnina omwana omu, nzaalibwa Mpigi. Noonya mwami nga ssi Musiraamu asobola okunnyambako okutumbula emirimu gyange nga wa myaka 30-38, omwetegefu okwekebeza omusaayi, ananjagala n’omwana wange. Essimu eri 0741971596.

Mujje tubawonye empewo y'ennaku zino

NZE Nanteza, 32, mbeera Kawaala, ndi mukyala munene, noonya omwami nga wabuvunaanyizibwa okuva ku myaka 35 okutuuka ku 75 ng’akola kuba nange nkola.
Kuba 0755285460.

Justine nga ndi wa myaka 33, mbeera Bamunaanika noonya omwami ow’omu kyalo ow’emyaka 40 okutuuka ku 65. Kuba 0709265317.

Nze Namakula, mbeera Kampala, noonya omusajja ali siriyaasi ali wakati w’emyaka 34 ne 50 kuba 0742308608.

Neddira ffumbe, noonya omwami ng’ali HIV positive nga mukulu mu birowoozo n’emyaka nga yazimba kuba nange nina ewange. Njagala ng’akola kuba nange nkola era ng’alabika bulungi era nange ndabika bulungi, kuba 0709834811.

Carol, 23, noonya omwami ng’alina emyaka 27 okutuuka ku 40 nga mwetegefu okugenda ku musaayi era ng’asobola okunkolera bizinensi. Eyeddira Enkima
tokuba, essimu eri 0708803275.

Mary nga mbeera Bujuuko nina emyaka 30 n’omwana omu, neetaaga omwami asobola okunfunira ekyokukola n’okugenda mu bakadde bange ng’ali siriyaasi nga Mulokole oba Mukatoliki okuva ku myaka 35 okutuuka ku 50 kuba ku 0708008645.

Nze Mary, mbeera Kyenjojo nina emyaka 32 njagala omwami ow’emyaka 45 okutuuka ku 70 eyasomako alabika bulungi, atalina kawuka ka siriimu. Omuyaaye
totawaana kuba 0753473068.

Noonya omwami ng’ali HIV positive nga mwami mukulu mu birowoozo ate ng’alabika bulungi, ali siriyaasi kuba 0785354197.

Neddira Ngeye, njagala omwami ng’ali ku ddagala lya ARVs ng’akola kubanga nange
nkola era ng’alabika bulungi kuba 0706710243.

Nze Shakirah nga mbeera Kajansi, nina emyaka 30 neetaaga omwami ali siriyaasi
nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange nga si muyaaye ng’ali wakati w’emyaka 40 ne 60, aneetaaze kuba ku 0753809829.

Nze Aminah, 32, nga nkolera Sudan, nina abaana babiri. Noonya mwami ow’okufumbirwa alina omulimu ng’akola, myaka 40 okutuuka ku 45 ali ku ddagala
lya ARVs nkubira oba weereza obubaka ku WhatsApp +211980403539